Apostle Grace Lubega
Isaiah 45:19 (KJV); I have not spoken in secret, in a dark place of the earth: I said not unto the seed of Jacob, Seek ye me in vain: I the LORD speak righteousness, I declare things that are right.
God has not called us to seek Him in vain.
In our theme scripture, He says, “I have not spoken in secret.” This was a bold and public declaration because He needs you to understand that there is not the slightest chance that it can be otherwise.
No man truly seeks God and does not find Him.
This public declaration was settled in heaven. This declaration was heard by hell. This declaration was acknowledged by the earth.
The oceans heard it, the seas heard it and the entire cosmos heard it.
The Bible alone is full of stories of men and women who took this public declaration with all the seriousness it deserves and saw God in His power and glory.
Enock walked with Him and was no more (Genesis 5:24). Abraham sought Him and became the father of all that believe (Romans 4:16). David sought Him and saw His continuous faithfulness.
Cornelius, a gentile sought Him and saw Him (Acts 10). Anne and Simeon who waited to see the salvation of the Lord sought Him and saw Him.
Never give up on seeking the face of God. Keep in His Word and in His presence. It is never in vain.
Hallelujah!
FURTHER STUDY: Amos 5:4, Jeremiah 29:13
GOLDEN NUGGET: Never give up on seeking the face of God. Keep in His Word and in His presence. It is never in vain.
PRAYER: Father, I thank You for this Word. I thank You for the grace to seek Your face. I am fervent in prayer and a faithful seeker. I am launched deeper into the reality of who You are and of the Spirit. In Jesus’ name, Amen.
OKULANGIRIRA OKWOMULWATU
Omutume Grace Lubega
Isaaya 45:19 (KJV); Soogereranga mu kyama, mu kifo eky’omu nsi ey’ekizikiza; sigambanga zzadde lya Yakobo nti Munnoonyeze bwereere: nze Mukama njogera butuukirivu, mbuulira ebigambo bya nsonga.
Katonda tatuyise kumunoonyeza bwereere.
Mu kyawandiikibwa kyaffe ekigguddewo, Agamba, ” Soogeredde mu kyama.” Kuno kwali kulangirira kwa buvumu era okwomulwatu kubanga Akwetaaga okutegeera nti tewaliiwo kakisa konna nti kiyinza obutaba bwe kityo.
Tewali muntu anoonya Katonda mu mazima n’atamulaba.
Okulangirira kuno okw’omulwatu kwakakasibwa mu ggulu. Okulangirira kuno kwawulirwa ggeyeena. Okulangirira kuno kwakkirizibwa ensi.
Agayanja aganene gaakuwulira, ennyanja zaakuwulira era n’obutonde bw’ensi bwonna bwakuwulira.
Baibuli yokka ejjudde engero z’abasajja n’abakyala abaatwala okulangirira kuno okwomulwatu n’obutasaaga bwonna kwe busaanira ne balaba Katonda mu maanyi n’ekitiibwa Kye.
Enoka yatambula NAYE so naatabeerawo ( Olubereberye 5:24). Ibulayimu yamunoonya n’afuuka taata w’abo bonna abakkiriza (Abaruumi 4:16). Daudi yamunoonya n’alaba obwesigwa Bwe obutakoma.
Koluneliyo, munnamawanga yamunoonya n’amulaba ( Ebikolwa by’Abatume 10). Anna ne Simooni abaalindirira obulokozi bwa Mukama, baamunoonya ne bamulaba.
Tolekangayo kunoonya maaso ga Mukama. Sigala mu Kigambo Kye ne mu kubeerawo kwe. Ssi bya bwereere.
Alleluya!
YONGERA OSOME: Amosi 5:4, Yeremiya 29:13
AKASUMBI KA ZAABU: Tolekangayo kunoonya maaso ga Mukama. Sigala mu Kigambo Kye ne mu kubeerawo kwe. Ssi bya bwereere.
ESSAALA: Kitange, Nkwebaza ku lw’ekigambo kino. Nkwebaza ku lw’ekisa eky’okunoonya okubeerawo kwo. Ndi munyiikivu mu kusaba era omunoonya omwesigwa. Ntwalibwa ebuziba mu bwannamaddala bw’ekyo ky’Oli n’obwomumwoyo. Mu linnya erya Yesu, Amiina.
KWATULILA MUKIBULA
Mukwenda Grace Lubega
Isaya 45:19 (KJV); tinkabughago’o mububiso, mukikalo kyomunsi ya’mwilima: tinkaghambagho’o lubyalo lwa Yakobo, nti limbalagile busa: nisyoni Luhanga nkubughagha ebihikiliiye, nkubughagha ebihikiye.
Luhanga tatwetiye kumubalagila busa.
Mu ekyahandikuuwe kyatu ekikulu, abughiye ati, “tinkabughago’o mububiso.” Kini akakibugha ato’obahiye mukibula kya bantu nanga nubuwo abala wetegheleliye kandi okimaniye ngu ekikugubha kuhinduka.
Taliyo muntu oghu akugubha kubalagga Luhanga mumajima, oghu akulemuwa kumusanga.
Kwatula kuni kwamukibula eghulu likakuhikilija. Gheyena yakughuwa. Kwatula kuni na’nsi yoona yakuhikilija.
Nyanja esineetiye sikakughuwa, nyanja sya kughuwa nabuli kihanghuwa kyona munsi kukughuwa.
Baibuli yonka Esuye nsimo sya basasa nabakali abatwete kwatula kwamukibula kuni nga kikulu kandi babona Luhanga mumaani ghe nakitinisa kiye.
Enoka akalubatanga na Luhanga kuhikiya ahoyo’o(kubanja 4:16). Iblahimu akamubalagga afooka mubyaye wa buli muhikilija wena (Baloma 4:16). Daudi akamubalagga kandi abona bwesighibuwa buwe obutakuhelelagha.
Koloneeli̱, munyamahanga akamubalagga amubona (bikoluwa 10). Anna na simooni abalindililiiye kubona bujuni bwa Luhanga, bakamubalagga kandi bamubona.
Otalileka kubalagga maaso Luhanga. Okaale mukighambo namukuboho kuwe. T’okwete kukikolela busa bhaa.
Hallelujah!
OTODHE OSOME: Amosi 5:4, Yeremiya 29:13
KASUSI KA FEZZA: Otalileka kubalagga maaso Luhanga. Okaale mukighambo namukuboho kuwe. T’okwete kukikolela busa bhaa.
TUSABE: Tita, webale habwa kighambo kini. Wevale habw’engughuma syo kukubalagga. Nehayeyo mukusaba nakukubalagga. Nubuwo neyongelayo mukutobelela kwa kukumanya na mwoyo gwawe. Muliina lya Yesu, Amiina.